Amasengejje
Poliisi Ebalemesezza Nkobazambogo Okukungaana
Abaaliko abakulembeze b’ekibiina ky’abavubuka Abaganda ekya Nkobazambogo olwa leero lubagendedde bubi poliisi bwerinnye eggere mu lukungaana lwebabadde bategese ku Bativa ...Baminisita Mukyabeetaaga? Kati Abaakavvoolwa Baweze Basatu
Ababaka ba ba palamenti abaamu kwosa nabatunulizi bebyobufuzi mugwanga bagambye nti empisa ensiwufu ezayoleseddwa okutuuka okulemesa Minisita Nakiwala Kiyingi okwogerera ...E Mubende Abatuuze Baliira Ku Nsiko Lwa Muchayina
Abantu abawerako badduse mu maka gabwe nga mukadde kano baliira kunsiko n’okusinga ku nkwaale olwo okutya okukwatibwa police oluvanyuma lwo ...Ekyoto: Abasomesa Baafuuka Bannamunswa? Kati Abasomesa Benkana N’abayizi?
Abasomesa mu kifo kyokubangula abaana kati beegumbulidde muze gwakubakabasanya saako nokubatuuze ku lujuliro lw’omulabe lucifa, nga kino abazadde bangi kibasuza ...Abazirakisa Badduukiridde Abawala mu Acholi Quarters
Ekitundu kya Banda B ekimanyidwa nga Acholi Quarters kitundu ekisangibwa mu Kibuga Kampala, wabula anga abantu ababeera mukitundu kino obwavu ...Abasomesa Abasomesa Ebyobulimi Beetamiddwa Embeera e Makerere
Abakulira etendekero lyebyobulimi kutendero lye gwanga ekkulu Makerere batandise okusoberwa eka ne mukibira olwo olwobutakyafuna bikozesebwa bimala okuva mu gavumenti ...Raila Odinga Agaanye Abantu Okukola Enkya
Eyakwatidde bendera banamukago ogwa National Super alliance Raila Odinga agamba nti ebyakalululu akakubiddwa e Kenya nebamaliriza nga balangiridde Uhuu Kenyata ...Akatalekeka mu Wiiki – 13 August 2017
Akatalekeka mu WiikiOmusajja Wuuno Alumiriza Brig. Kasirye Ggwanga
Waliwo omusubuuzi David Wakabi akakasa nti agenda kukuba Brig Kasirye mu mbuga z’amateeka okujjako ngamuliyiridde obukadde ebikumi bibiri, kubigambibwa nti ...Aga wiiki – 13 August 2017
Aga wiiki