Poliisi Egaanye Besigye Okufuluma Ewuwe

0
378

Olwaleero poliisi eremesezza munna FDC Dr Kizza Besigye okugenda mu kkooti yadde okugenda okwetaba mu kusabira omwoyo gwa mukwano gwe okubadde ku kkanisa ya All Saints e Nakasero.
Besigye abadde agenda kusisinkana omuwandiisi wa kkooti okwongezaayo okweyimirirwa kwe asobole okugira nga awoza nga ava bweru mu musango ogumuvunaanibwa ogw’okulya mu nsi ye olukwe.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here