Omusaayi Guyiise E Natete

0
1185

Enkalu zinonyeza obukongovule enkya yaleero wano e Wakaliga mugombolola ye Lubaga ng’abavuzi ba Boda boda okuva mu kibiina kya Boda Boda 2010 bakubagana nebanabwe aba Century.
Mukulwanagana kuno waliwo ababuuse nebisago ebyamanyi songa ne Boda boda ezimu zononeddwa. Poliisi eze kanaguluba okutaasa embeera.