Abasomesa Ku MUBS Bakaaye

0
358

Abasomesa ba ssettendekero wa Makerere University Business School bavudde mu ssentebe w’omukago gwabwe ogwa MUBS Academic Staff Association nebamulangira okusiiwuuka empisa bwaggaddewo olukungaana nga bakyateesa.
Ssentebe Arthur Ahimbisibwe yagudde ku kyokya, basomesa banne bwebekandazze nebafuluma olw’okubagaana okukubaganya ebiroowozo mu lukiiko.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here