Abadde Asobya Ku Bakazi’ Bamunoonya

0
146

Poliisi e Matugga etandise omuyiggo gw’omusamize ateeberezebwa okubaako abakyala b’abadde atwala mu mbuga ye okubajjanjaba kyokka oluvannyuma n’abasobyako. Kino kiddiridde abatuuze okwemulugunya entekera nti beekengera ebikolwa bya munnaabwe wabula poliisi w’etuukiddeyo ng’omusamize yamazeemu dda omusulo. Mu nnyumba ye basanzeemu ebinnya 7 ebyefaanaanyiriza entaana, era bwebabiyiikudde basanzeemu ebintu ebyenjawulo okubadde n’amagumba. Byonna bakira bigenda mu maaso nga omusasi waffe Ezra Ssebuliba waali nnyo…

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here