Ettaka Gavumenti Lyeyagaba Balitwala

0
58

Abanubi abawangaalira e Bombo mu Bulemeezi balajanidde presidenti Museveni abatasse ku bebayisse abafere be ttaka abegwanyiza ekitundu kwebawangalidde era nebawangalira emyaka ne bisiino ekiwezaako yiika 100. Bano bagamba nti bazze bafuna okutisatisibwa abantu abeyita ba musiga nsimbi abagala okubasengula mbu bazimbewo ekolero lye Nanasi ekintu kyebasimbidde ekkuli era nebawera okufa n’obutanyaggwa okulwanilira ettaka lyabwe.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here