Ebibuuzo Ku Bwesimbu Bwa Poliisi

0
46

Moreen Asiimwe ow’emyaka 37, omutuuze Kayunga mu Kigoogwa mu west divion mu munispality ya mityana asiiba mu birowoozo, oluvannyuma lwa muwala w’e Suzan Namatovu ow’emyaka 16 okumubulako Asiimwe bweyali agezenze okukola. Olw’okuba ng’asobeddwa bya nsusso, omuzadde Asiimwe agamba takyategeera abula na kugwa ddalu

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here