Maama Wa Buganda Awabudde

0
38

Nnabagereka wa Buganda, Sylvia Nagginda agambye nti mu kiseera kino ekitongole kye ekya Naabagereka foundation kibakanye ne’eddimu ssemalimu ery’okusibusa obuntubulamu mu bantu. Naabagereka agambye nti kino takikola yekka wabula n’abakulembeze benneno abalala abagifudde ensonga okuzza obuntu bulamu mu bantu baabwe bebakulembera. Naabagereka abadde ayogera n’abakungu abavudde mu kitongole kya Ford Foundation baasisinkanye mu Bulange e Mengo.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here