Omwoleso Gugguddwawo

0
161

Uganda yeemu ku mawanga agavaamu ebintu byoyinza okuyita ebibisi kyokka bwebigenda ebweri olwo nebijjibwamu ebintu amakula ebizzibwa kuno ate ku buseere. Bannamakolera baakuno bagamba nti kino nabo kibasuza bakukunadde nga lumonde mu kikata era balafuubana nnyo okukyusa ebintu ebyo byetuyise ebibise babikolemu ebintu ebikalu munnansi byeyetaaga, kyokka bagamba gavumenti yaakuno erina obunafu bwamanyi, nga tebawagidde ku kino era kyekikyalemesezza ekirooto kya okutuukirira.

LEAVE A REPLY

Please enter your comment!
Please enter your name here