Omuliro Gukutte Emmotoka

0
61

Emmotoka ssatu zisanyeewo okuli n’eya mafuta essundiro ly’amafuta kwezibadder zisimbyre erya Net Gas Fuel station e Mbale ku luguudo oludda e Soroti bwerikutte omuliro.
Abadduukirize bakoledde wamu ne poliisi y’omuliro omuzikiza mmotoka n’okugutangira okusasaanira ekibuga.

Ekimotoka ky’amafuta kibadde ekikubyeko peetulooli kisanyeewo naye amafuta gekibadde kyetisse gawonye olw’obwangu poliisi bwekozesezza.

Ekivuddeko omuliro wetiggyidde ku mpewo nga tekinnamayika.