Ababi B'ente Bakwatiddwa e Kasese

0
1219

Poliisi e Kasese mu kitundu kye Nyamwamba eriko abazigu babiri ababadde banatera okulemesa ab’eno obulunzi anti nga babba ente awatali kusasira.
Ku mulundi guno bano zebabbye bazitemyetemye nga tebazibazeeko yadde eddiba ennyama nebajikweka mu maka agamu, poliisi gyegisanze. Wabula Poliisi mu kifo ky’okutwala ekizibiti eragidde etndibwe, oba ezivudde mu nnyama ani azititte? Katulabe nga bwebibadde.