Abazadde Mwesonyiwe Abasomesa – Dr Kassim Nakibinge

0
694

Omukubiriza w’olukiiko lw’egwanga Rebecca Alitwala Kadaga asabye abantu abagundiivu mu nsonga ezitali zimu era abalabye ebinji, okubissa mu buwandiike bireke kukoma ku bo.
Abadde ku mukolo eyatandiika ekibiina ekigatta banamawulire abasaka ag’ebyemizannyo ekya USPA Fred Sekitto, kwatongoleza ekitabo kyeyawandiika kyebayise BREAKING NEWS. Ku mukolo gwegumu Omutiibwa Kalidinali Emmanuel Wamala asabye ab’omulembe guno okusoma ennyo byebasangawo kibayambe okwongera okutumbula byebakola.