Museveni Asuubizza Abasawo Eza SACCO

0
717

Abasawo okudduka mu Uganda nabamu okuba ng’emirimu bamala gekolera, kigambibwa nti kiva ku nsasula embi, kakati Omukulembeeze wa Uganda YKM bano abawadde amagezi, nti baleke kukaaba bwaavu akadde kona, saako omusaala omutono, naye bakoole saako mwebajja okubateera ssente ez’okwewola begobeko obwavu. Ono akakasiza nti omwaka gw’ebyensimbi ogujja saako bagya kuba bajisaamu obuwumbi butaano.