Okukyusa Ssemateeka Kucankalanyizza Ababaka

0
1167

Omubaka Robert Kafeero Ssekitoolieko alabudde banne abamulima empindi ku mabega nti kabakole batya ekiteeso kye kirina okuwulirwa paalimenti.
Ssekitooleko era ategeezezza nti kino yakikoze lwa ggwanga lye nti era balimusiima oluvannyuma.
Kafeero ayongedde okulabula mubaka munne Nathan Nandala Mafabi obutaddamu kumulangira bwavu na kumuyisaamu maaso.