Okusoma e Makerere Kuddamu Nkya

0
755

Abayizi ku univasite za Gavumenti beteefuteefu okuddamu okusoma olunaku olw’enkya oluvanyuma lw’akeddiimo kab’abakozi abatali basomesa okuyimirizibwa nga kano kakulungudde sabbiiti bbiri.
Wabula embeera ku univasite dekyali bwetyobwetyo nga kikyali kizibu okumanya oba nga ddala abayizi banasoma olw’enkya. Moses Walugembe alina ebikira ku bino.