Omubaka Aleeta Ekiteeso Ekyewuunyisa

0
779

Ababaka mu lukiiko lw’egwanga olukulu webali bogeera butontono, nga byona biva ku bbago omubaka we Nakifuna Kafeero Ssekitoleeko lyayagala okuleeta mu Palamenti, abatuula ku kakiiko kebyokulonda baleke kubaako kkomo ku bisanja byabwe, wakiri bo bakoowe boka omulala alondebwe.