Oulanyah Ayogedde Ekisse Paalimenti

0
790

Amyuka sipiika wa palamenti Jacob Oulanya asekeredde ababaka abataagala kunonyereza nga agamba nti kyekiviriiddeko omutindo gwa paalimenti kuba bangi tebamanyi na byakwogera.
Ababaka abamu kino bakissa ku kuba nti bannaabwe abamu ssi babangufu bulungi, sso ng’abamu tebafuna mukisa kwogera olw’omuwendo omunene.