Abakristu Basindiikirizza Omusumba Odoki

0
646

Wetujjidde ku mpewo ng’embeera ekyali ya bwerende ddala mu kibuga Arua oluvannyuma lw’abakrisitu okulumba eklezia lutikko ne bonoona ebintu ebiwera nga baagala okugoba omusumba waayo Bishop Sabino Odoki. Amavannyuma era gategeezezza nti omusumba Sabino atwaliddwa mu ssaza lye Nebbi okusobola okuzza embeera mu nteeko.
Poliisi olwaleero olumaze yezooba na bavubuka abakrisitu abakedde okwekalakaasa nga boolekedde lutikko ya Ediofe mu kubuga Arua nga baagala omusumba Odoki Sabino abategeeze ekyakwasizza bannaabwe mu kiro ekikeesezza olwaleero.

More News