Abalema Abazannya Nsero Batunulidde Japan

0
1138

Omudaali gwa David Emong mu mpaka za Paralympics e Brazil gwa ndikyusa ebiseera by’emizannyo gya balema mu ggwanga e by’omumaaso.
omukungu wa United nations Wilfred Lemke nga muwi wamagezi ku nsonga z’okukulakulanya eby’emizannyo n’okukuuma eddembe, ali mu ggwanga era asuubiza tiimu yaabalema abazannyi b’ensero eya wheel Chair basketball okubayambako okutuuka mu mpaka za Paralympics eza 2020 eziribeera e Tokyo mu Japan.