Golf: Abachina Beetisse Eza MTN ne HUAWEI

0
759

Abazanyi abasoba mu 120 bebetabye za Golf ezikulungudde olunaku olulamba wali ku Lake Victoria serena Golf resort e Kigo.
Kampuni ya MTN saako ne Huawei ng’eno nkozi yamasimu bategese olunaku lwaba Golf lwebatuumye Huawei MTN Business Gol day nga luno lubadde lwa mulundi gwa kubiri.