Tanzania Ekubye Uganda mu Za CECAFA

0
1236

Tanzania Kirimanjalo egenda kutunka ne Kenya Harambe Stars muzakamalirizo eza’bakyala omupiira ogujja okusambibwa kulw’okubiri. Tanzania okutuuka ku Final ekubye Uganda goolo nnya, ate Kenya ekubye Ethiopia 3-2.