Okimanyi Nti Waliwo Abazaalibwa N'ebitundu Ebibiri

0
551

Mu buttoned bwaffe, Katonda yakola omuntu ng’abeera n’ekikula kye, asobola okuba omusajja oba omukazi, era kino ne ssemateeka w’eggwanga akirambika atyo.
Wabula abakugu bagamba nti eriyo abantu abazaalibwa n’ekikula eky’emirundi 2, nga mu njogera ennyangu tuyinza okumuyita mukazi musajja.
Embeera eno yasooka kwogerwako bwogerwa naye nga tekakasibwa, wabula kigambibwa nti mu Uganda abantu abagwa mu kkowe eryo beeyongedde.
Leero mu Asiika Obulamu tutunuulidde abantu ab’ekikula ekyo, tumanye kijja kitya?