South Sudan: Enteekateeka Z'okwegatta East Africa Kuwedde

0
727

South Sudan kyaddaaki emaliriza enteekateka ez’okussa mu nkola obukwakulizo obwagiterwaawo okwegatta ku mukago gw’amawanga g’obuvanjuba bw’Africa
Abakulu baamaze dda okubaga ekiwandiiko ekitongole ekigenda okuweebwayo nga bakakasa bwebakkiriza okutuukiriza obukwakkulizo buno
South Sudan yali yasaba dda okwegatta ku East Africa naye olutalo olwabalukawo mu July w’omwaaka guno nelutataganya emitendera nga bwegyalina okutambula