Poliisi Ekutte Abatawanya Ekibuga Jinja

0
649

Poliisi y’e Jinja ekedde mu kikwekweto mweyooledde abateeberezebwa okuba abamenyi b’amateeka ne bakirereesi abasobye mu 100 mu bintu by’ekibuga ebitali bimu.
Ekikwekweto kino kiyooleddemu n’omusawo w’ekinnansi ssaako abatunzi b’enjaga.