Abantu Batandise Okutondoka Enjala e Teso

0
653

Ebikumi nebikumi by’abantu mu district ye Teso byolekedde okutondoka olw’enjala gwomuwadde akatebe eyalumba ekitundu ekyo oluvannyuma lw’ekyeya ekibakubidde ebbanga.
Okusinziira ku musasi waffe Bahati Remmy, olwaleero weruzibidde nga omukazi omu entamu eyiye bavuunise oluvannyuma lwenjala okumulumira ebbanga nga talina kazza eri olubuto.