Gavumenti Naffe Etwebuze Nga Ko

0
487

Abasubuuzi saako banamakolero amatonotono abalangidde Gavumenti eramula kuno okuvangayo nenteekateeka zebalina okugoberera kyoka nga tebasoose kubebuzaako, nebadda mukusubiira nti bo bagya kubissa mu nkola nga bwebaba bagala.
Abasubuuzi era bakukuluma nga bagamba nti buli kyebafulumya kiba mu lungereza neberabira nti abasubuuzi abasinga lubazanya emu ku bbiri.