Lawandaga Asadde Baangi

0
1041

Ekisawe ky’ebyemizannyo kikeredde mu kikangabwa oluvanyuma lw’amawulire g’okufa kw’omu kubanabyamizannyo abakukutivu mugwanga lino, Patrick Luwandaga, ngono afiridde mu maka ge wali e Namasuba. Bangi ku bantu bagamba nti Luwandaga abasadde nnyo.