Cranes Eyingidde Enkambi, Yeetegekera Congo

0
582

Omukwaasi wa goolo ya Uganda Cranes Denis Onyango ayinza obutatandika mu mupiira gw’okulwomukaaga ne Congo Brazaville okusunsula abanazannya empaka z’ensi yonna olw’obuvune wabula omutendesi Micho agamba nti ajjakuterela
Mungeri endala tiimu ate egeenda kwegattibwaako munnayuganda awangaalira eSweden Robert Mukibi olwo nga bwebalinda Mike Azira