Eyatusalira Disitulikiti Yaffe Yatutta – Masaka

0
1074

Abakulira district ye Masaka balajanidde bebakulembera, nti babasonyiwe busonyiyi tebaako kintu nakimu kyebabasaba ku kikwatagana n’obuwereza, kuba tebalina nsimbi kukola kubyebagala.
Abakulu bagamba nti bukya Masaka ekutulwakutulwa nebatondaawo district endala tebakyakunganya misolo munjogera ennyangu tebakyalina kebafuna.