Akalulu Ka Paalimenti Ya East Africa

0
734

Ekibiina kya FDC kiri mu ketalo kakulonda ababaka abanakiika mu palamenti y’amawanga gomukago gwa East Africa eya East African Legislateive Assembly. ekisanja kyabo baliyo kigwako mu mwezi gwomukaaga era amawanga ga namukago gawereze ababaka abalala abanakiika.
Ebibiina ebitali bimu byetegeka kuwereza babaka era banauganda bangi omuli abao abagwa mu kalulu ka palamenti yakuno betegeka kuvuganya.