Ebyava Mu Bigezo Bya P7 Biibino

0
788

Ekitongole ekivunanyizibwa ku bigezo mu ggwanga ekya Uganda National Examinations Board oleero kifulumizza ebyava mu bigezo byabayizi abatuula ekibiina ekyomusanvu mu mwaka 2016, nga balenzi basinze bannabwe abawala okukola obulungi.
Busoga yeebadde ne district ezisinze okukola obubi Nga kino kitereddwa ku bazadde abatafaayo kuwa baana baabwe byakulya nga bagenda kusomero, okwosayosa ennyo kko n’embeera mwebasomera ekyali embi.