Ekelezia Erabubudde ku Kitooke Ekiriko Obubonero Bwa Bikira Maria

0
753

Oluvanyuma lwa NBS okulaga ebifaananyi by’ekitooke ekiriko obubonero obusomboola abantu naddala ekifaananyi kya biikira maria, eklezia evuddeyo neragira abakristu okubeera abeegendereza nga bweyongera okunoonyereza ku nsonga eno.
Kino kiddiridde abantu okwongera okwesomba ku kyalo kisoko eri mu tororo, okwongera okwewongerera n’akusinza ekitooke kino.