Ensonga Ezisudde Abayizi Za Bulijjo, Abaana Baalemwa Okutaputa Ebibuuzo

0
612

Emyaka gyekulungudde nga Gavumenti eyimba ebizibu byebimu ebizze biremesa abayizi okuyita obulungi ebigezo byabwe naye ebyembi tewannabaawo nkola yonna ereeteddwa kukyusa mbeera eno.
Ne ku mulundi guno ebizibu byebimu ebinokoddwayo nga Amina Nabukenya bwatonnyonnyola.