Ettemu Lyelaliikirizza Abakulembeze e Bukomansimbi

0
459

Police e Bukomansimbi ekutte abasajja 17 abateberezebwa okuba nga balina kyebamanyi ku butemu obugenda mu maaso mu bendobendo ly’ e Masaka
Bano okukwatibwa kidiridde abantu okugya nga balumbibwa enfuda eziwela nebatemulwa mu matumbi budde bangi nebasimatuka n’ebisago eby’enjawulo ate abandi ne balusuulamu akaba.