Omufaransa Lumusanze Mu Loogi, Tazuukuse

0
709

Poliisi e mukono eri mukunonyereza ku nfa y’omusajja Olivier Roberti enzaalwa y’eggwanga erya Bufalansa, eyasangiddwa mu loogi enkya ya leero nga mufu.
Omulambo gwo musajja onogusangiddwa mu mpale yokka nga gugalamidde ku buliri mu kisenge mweyabadde eyingidde okwebaka.
Waliwo abasajja 2 abakwatiddwa mu kunoonyereza poliisi kweriko.