Kamoga ne Banne Babadde mu Kkooti

0
1076

Okuwulira emisango egivunaanibwa seeka Kamoga ne banne 13 kukyagenda maaso nga oludda oluwaabi luleeta abajulizi okulumika abawawabirwa. Olwaleero omujulizi 27 lwawadde obujuliz bwe.
Omusirikale wa poliisi Patrick Murangira aleeteteddwa asoyezeddwa kajojijoji webibuuzo nga anyonyola kooti engeri jeyakwatamu abawawabirwa bano oluvanyuma lwokutibwa kwabamaseeka.

More News