Ba Ambassada Basunsuddwa

0
1405

Olwaleero akakiiko ka paalamenti akeneenya abalondebwa mu bifo eby’enjawulo kasunsudde abalondebwa kubwa ambassador.
Yye Kyabazinga William Gabula Nadiope ku lukalala lw’abalina okusunsulwa talabikiddeeko newankubadde ng’amateeka galambika nti omuntu yenna alondebwa President alina okusooka okusunsulwa paalamenti.