Eyawababira Kato Lubwama Mukwate

0
1351

Poliisi eNatete ewaliriziddwa okukuba amasasi mu bbanga okusattulula abantu ababadde bakungaanye okuwuloriza habib Buwembo eyaloopa omubaka kato Lubwama mu kooti.
Buwembo agamba abadde azze abuulire abalonzi wa waatuuse ku musango gweyawaabira kato Lubwama.