Emitwe Gy'embizzi mu Kibuga Lw'akasiimo

0
1173

Poliisi esiibye ku muyiggo gwa bantu abaakedde okusuula emitwe gy’embizzi mu bifo ebyenjawulo mu Kampala nga giriko obubaka obuvumirira akasiimo president Museveni keyawa abaali mu musango gw’amafuta.
Emitwe egimu gisangiddwa ku luguudo Kimanthi, emirala ku Apollo Kaggwa okuliraana paalimenti ne ku City hall wakati mu kibuga Kampala.