Enkaayana Ku Ttaka Ziranda E Mubende

0
571

Waliwoabantuabasoba mu 1000 okuva mu maka 400 abolekede okutondoka enjara lwamugagga kuyimbura nte Nezisanyawo enimiro zaabwe.
Abantu bano abagenda okuffa enjara basangibwa ku kyalo Kabakonjo mu muluka gwe Mayirikiti Mubende. Bano bakakasa nti ente zasanyizaawo buli kimu kye babadde balimye wabula nga bananyini zo bebagamba nti kuliko Kyomugisha Miliam Ssebunya saako ne Bba Moses Ssebunya bo babakongooza bugere.