Kadaga Avuddemu Omwasi

0
1330

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga alabudde ku bulabe obuli mukya basajja okukira bakazi baabwe nebatulugunya ng’ebyokuttale, kyagamba nti kivuddeko nabamu okufiirwa obulamu saako amaka okusatulukuka.
Kadaga era azeemu nayambalira abakyamulemeza ku mimwa olwokugenda ku lusozi Nenda ng’amaze okuwangula obwa Sipiika nti bwebaba tebalina byakukola banune ku vvu.