Kaweesi Abayizi Babadde Bamulindiridde e Mukono

0
1091

Nga Bannayuganda abalala, ssettendekero wa Uganda Christian University e Mokono nabo ebigambo bibaweddeko anti babadde balinze Andrew Felix Kaweesi n’abakulu abalala okwogerako eri abayizi.
Eno omusasi waffe asanzeeyo omwogezi wa UPDF, Richard Karemiree Frank Baine owa ekitongole kya Makomera nga bano amawulire go kuffa kwa munabwe gabakubye wala.