Poliisi Erabudde Abakinjaaji ku Bipimo

0
590

Akulira ekitongole kya CIID ekya Poliiisi ekinonyereza ku Misango
Grace Akullo alabudde abatema ennyama nti bakomye OKUBA ABANTU NGA
BABAWA ebipimo ebitawera.
Ono agambye nti kimwewunyisa okusanga emisango egiwera nga gyekuusa
kubakyinjagi abatunda enyama etawera gibatuukako, kyayogeddeko nga ekyakatyabaga nga Poliisi siyakubattira ku Liiso.