Emmotoka Z'empaka Zigenda Kayunga

0
1135

Empaka za motoka eza pearl of Africa rally zitongozeddwa olwaleero era nga zakubeera Kayunga.
Mpaka zino zakutandika nga 29 omweezi guno okutuusa nga 1 omweezi ogujjja era nga zisubirwa okwetabwaamu abavuzi okuva mu mawanga amalala nga Zambia ne Tanzania