Mutagamba Wumula Mirembe

0
579

Namungi w’omuntu yeyiye ku kyalo Gamba mu gombolora y’e Kakuuto mu district ey’e Rakai ku mukolo ogw’okusiibula omugenzi Maria Nakalema Mutagamba eyava mu bulamu bw’ensi eno ku lw’omukaaga lwa sabiiti ewedde.
Eno omusumba w’e Masaka John Bapist Kaggwa gyasinzidde naakutira abakyali abalamu okulabira ku mutagamba, abadde alina keyeekoledde kyokka nga ategeera abantu