Ab'e Kasese Baagala Alipoota

0
1113

Ababaka ba palamenti okuva e kasese basitudde enkundi nebakukulumira akakiiko ka palamenti akakola kubyokwerinda kebagamba nti nokutusa kati kalemereddwa okwanjulira palamenti alipota satu ezikwata ku Kasese ezizze zinnoyerezebwako paalimenti essatu emebega
Ababaka nga bakulembeddwamu akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza bagala akakiiko wakili kanjulire palamenti alipota ziino zona kubanga abantu babwe balowooza nti palamenti naayo yabalyamu olukwe.