Mabirizi Alemedde Ku Ttaka

0
963

Omulamuzi Patricia Basaza Wasswa olwaleero ayimirizza mbagirawo okusaba kwa Male Mabirizi eri kkooti ku kya Kabaka okuleeta ebiwandiiko byonna ebikwata ku ttaka okutuusa nga okujulira oludda oluwawaabirwa kwelwatwala mu kkooti ejulirwamu kuwedde.
Ebiwandiiko mulimu ne statement za bank bibayambeko mu kwekenneenya obulungi omusango guno.
Wabula, omulamuzi okuwa ensala ye asoose kugoba bannamawulire mu kasenge mwatuula nga abalanga kuwandiika mawulire makyamu ku musango guno.