Mufti Ali Mu Nkayaana Z'ettaka

0
2077

Olukiiko olukulembera essomero lya Kawempe Muslim Primary School bawakanyizza ekyakoleddwa mufuti wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje okugabanya ettaka okutudde essomero lino.
Kulwokutaano oluwedde Mubajje yagabanya ettaka lino wakati w’essomero ne family emu bwebaali bagugulana.