Ssente Z'abavubuka Tezizzikayo, Abaatandika Okulunda Embizzi Bakaaba

0
1008

Ensimbi z’okuyamba abavubuka eza Youth Livelihood program nnyingi zonoonese kubanga abavubuka bangi tebaaweebwa kusomesebwa kumala ku nkozesa ya ssente zino.
Mu disitulikiti nnyingi wadde ssente zaaweebwa mu bibinja naye bangi tebaziganyuddwamu olwa puojekiti mwezaateekebwa zaafa.