Ab'e Kasanda Bawendudde Simeo Nsubuga

0
664

Nga wakayita enaku 2 nga Omubaka wa Parliament akikirila Kasanda South mu Parliament Hon. Simeo Nsuba omuvubuka Kyuma Kyayesu amugudde mumalaka kumukolo gwa matikira ga Kabaka aga 24 wano ebuweekula nga mulanga kuwagira kiteso ekitaganjura semateeka wegwanga lino.
Abatuuze okuva Mugombolola ye Kiganda wano Mubende emu ku Gombolola ya Hon. Nsubuga jakikilira bavuddeyo nebalaga nti baliwamu no Mubaka wabwe okuleta ebiteso ebitaganjura semateeka mulukiiko lwegwanga olukulu kubanga bagara basigare nga omukulembeze akyabakulembera kubanga tewali kyakoze ekibi.